Перейти к содержимому

TUSABA KULIYIRIRWA: Abeesenza ku ttaka lya 'railway' balaajanidde gavumenti

Spark TV Uganda

0:00 / 0:00

TUSABA KULIYIRIRWA: Abeesenza ku ttaka lya 'railway' balaajanidde gavumenti

313 просмотров · 14 ч назад
Spark TV Uganda
54,4 тыс. подписчиков
313 просмотров · 14 ч назад
Abatuuze abagambibwa okwesenza ku ttaka ly’oluguudo lw’eggaali y’emukka e Jinja basabye gavumenti okusooka okubaliyirira bweba eyagala baamuke ettaka kwebatudde. Bagamba nti akaseera webaasengera ku ttaka lino, gav’t Mali yaggyawo dda ebyuma by’oluguudo ekitegeeza nti ettaka yali tekyaryetaaga. Abakulembeze bagamba nabo embeera ebasobedde kuba abantu tebakyava kuwofiisi zabwe nga bababuuza ekiddako.