OBUTAMBI BWA MABONGA: Waliwo abaagala amagye gabunoonyerezeeko
Akawungeezi
0:00 / 0:00
OBUTAMBI BWA MABONGA: Waliwo abaagala amagye gabunoonyerezeeko
88 409 просмотров · 2 дня назад
Akawungeezi
818 тыс. подписчиков
88 409 просмотров · 2 дня назад
Bannabyabufuzi kko n’abalera eddembe ly’obuntu balaze obwenyamivu olw’obutambi obwafulumiziddwa omujaasi Lt Herbert Matanda Mabonga nga bulaga omusajja Sam Mugumya mu mbeera eraga nti yandiba nga ali mu bulumi. Bano bagamba nti ekiwandiiko ekyafulumiziddwa amaggye g’eggwanga nga kiwakanya ebyafulumiziddwa Mabonga tekyegaanye katambi ka Sam Mugumya, kale baagala ono avunaanibwe mu mateeka sosi kumukuumira mu kifo bbo kyebagamba nti kimenya mateeka. Balabudde nti singa tewabaawo kunyonyola okw’amangu okukolebwa,ekifananyi kya Uganda ku mutendera gw’ensi yonna kisemberedde okusereba.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda