ESSOMERO LYA NAKHUPA: Abaasomerayo basonze obukadde 20 okuliddaabiriza
Akawungeezi
0:00 / 0:00
ESSOMERO LYA NAKHUPA: Abaasomerayo basonze obukadde 20 okuliddaabiriza
1 087 просмотров · 22 ч назад
Akawungeezi
822 тыс. подписчиков
1 087 просмотров · 22 ч назад
Abaasomerako ku ssomero lya Nakhupa Primary erisangibwa mu Town Council ye Bugobero mu disitulikiti ye Manafwa lye twakulagako week ewedde, balidduukiridde n'obukadde obusoba mu 20 ziddaabirize ebimu ku bibiina ebiri mu mbeera embi. Bano abakulembeddwamu omubaka we Bubulo west Chris Watamba Matembu batubuulidde nti oluvannyuma lw'okulaba eggulire ku NTV baalaba nga kibakakatako okubaako kye bakola.Kati baagala abaasomerako ku somero lino abalala ne gavumenti ye nnyini badduukirire essomero lino lisobole okudda ku mutindo gwe lyaliko.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda