Перейти к содержимому

Robert Kyagulanyi ayagala Museveni akkirizze okuwaayo obuyinza singa awangulwa

Akawungeezi

0:00 / 0:00

Robert Kyagulanyi ayagala Museveni akkirizze okuwaayo obuyinza singa awangulwa

74 057 просмотров · 10 мес. назад
Akawungeezi
820 тыс. подписчиков
74 057 просмотров · 10 мес. назад
Akwatidde ekibiina ki National Unity Platform bendera Robert Kyagulanyi Ssentamu agambye nti waliwo ebbaluwa z’aweerezza eri abakulu b’amawanga ag’enjawulo,n’ebitongole by’ensi yonna ebirwanirira eddembe ly’obuntu, ng’abasaba baperereze omukulembeze w’e gwanga Yoweri Museveni akkiriize okuwaayo obuyinza singa ameggebwa mu kulonda kuno okwa 2026.Kyagulanyi agambye nti embeera y’obutamanya kinaddirira ng’okulonda kuwedde etiisa bangi okwetaba mu kulonda kuno, kale nga obweyamo nga buno bujja kuyamba nnyo.Bino abyogeredde mu gombolola ye Lubaga gy’akubye enkung’ana ebbiri mu kaweefube gwaliko owokwenonyeza obuwaguzi ku bwa Pulezidenti bw’aluubirira. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda