Перейти к содержимому

Kaliisoliiso asabye Balaam ne Nameere okugoberera amateeka mukulwanyisa enguzi

Akawungeezi

0:00 / 0:00

Kaliisoliiso asabye Balaam ne Nameere okugoberera amateeka mukulwanyisa enguzi

4 461 просмотр · 1 день назад
Akawungeezi
818 тыс. подписчиков
4 461 просмотр · 1 день назад
Wofiisi ya kalisoliso wa gavumenti eyagala abakulu mu minisitule ya gavumenti ez’ebitundu bafeeyo nnyo okugoberera amateeka nga bakola ogwaabwe ogw’okuyambako okufufuggaza abali b’enguzi mu ggwanga.Batubulidde nti tebawakanya mirimu gya Balamu gyakola, kyokka eky’okugoberera amateeka agalambikiddwa mu ssemateeka w’eggwanga kikulu nnyo okwewala okumenya amateeka nga bagezaako okukwasisa amateeka.Bino babitubuulidde batubagulizaako ku ntekateeka zokukuza olunaku lwa kalisoliiso wa gavumenti olubaawo buli lwakuna olw’okubiri mu mwezi ogw’ekkumi. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda