Перейти к содержимому

OKWEBULANKANYA KU MULIMU: Amyuka RDC we Lyantonde aliko abasawo b’alagidde bakwatibwe

Akawungeezi

0:00 / 0:00

OKWEBULANKANYA KU MULIMU: Amyuka RDC we Lyantonde aliko abasawo b’alagidde bakwatibwe

2 693 просмотра · 18 часов назад
Akawungeezi
816 тыс. подписчиков
2 693 просмотра · 18 часов назад
Kizuuliddwa nga abasawo ku malwaliro ga gavumenti ku mitendera gwa Health Centre II ne III mu district ye Lyantonde tebabeera ku malwaliiro gaabwe mu nnaku z'egandaalo ekyongedde okuletawo obweraliikirivu mu by'obulamu.Abatuuze bagamba abasawo baagufuula muzze okuggala amalwaliro ga gavumenti era endwadde bwezibalumba mu nnaku za weekend balina kunywa miruluuza olwo balyooke balinde olunaku lwa balaza okufuna obujjanjabi.Embeera eno ewaliriza amyuuka omubaka wa pulezidenti e Lyantonde Vanansio Bagatireeyo okulagira Police ebeeko abasawo bekwaata. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda