Перейти к содержимому

Ab'oluganda lw'omugenzi Bosco Bitanda basaba buyambi

Spark TV Uganda

0:00 / 0:00

Ab'oluganda lw'omugenzi Bosco Bitanda basaba buyambi

1 663 просмотра · 5 месяцев назад
Spark TV Uganda
53 тыс. подписчиков
1 663 просмотра · 5 месяцев назад
Ebula ennaku bbiri kooti enkulu e Masaka esalewo nga 26 omwezi guno wa omugagga Bosco Bitanda eyafiira mu kabenje n'abaana be 2 webanaazikibwa, ab’enganda n'ab’ekika kya Namung’oona balaajanidde gav’t nti ebawe obuyambi bw'emmere ne sente kuba tebakyasobola kulabirira bakungubazi. Bino babitegezezza abakungu okuva mu wofiisi ya minisita omubeezi ow'ekikula ky’abantu, nga bakulembedwamu RCC w'ekibuga Masaka, Ahamada Washaki okulondoola ensonga zino.