Started from scratch, Now Makes 5M Every 5 Weeks!
Impact farming 256🇺🇬
0:00 / 0:00
Started from scratch, Now Makes 5M Every 5 Weeks!
2 238 просмотров · 3 месяца назад
Impact farming 256🇺🇬
508 подписчиков
2 238 просмотров · 3 месяца назад
🐔 Mu video eno tusisinkanye omukyala eyatandika okulunda enkoko okuva ku nkoko bbiri zokka. Yagezaako okulunda Kroilers, oluvannyuma n’atandika Layers ne Broilers. Wadde nga yasisinkana okusoomoozebwa okunene nga ababbi bamubbira Layers ze zonna, teyaggwaamu maanyi.
Broiler chicken farming in uganda, Biyinzika poultry farm Uganda, power saver, impact farming256
Leero alina Broilers ezisoba mu 2,300 era afuna wakati wa Miliyoni 3-5 buli wiiki 5.
Mu mboozi eno agabana:
✅ Engeri gye yatandikamu
✅ Ebisoomooza mu kulunda enkoko
✅ Ensobi abalunzi abapya ze bakola
✅ Engeri gy’afunaamu amagoba
✅ Amagezi eri abo abaagala okutandika poultry farming
Bw’oba oyagala okuyiga ku kulunda Broilers, Layers ne Poultry Farming mu Uganda, video eno tejikusaana kusubwa.
👉 Subscribe ku Impact Farming256 olw’ebigambo eby’omugaso ku by’obulunzi n’obulimi.
Impact Farming256 – Transforming Livestock Farming