🚨7 THINGS! YOU MUST KNOW BEFORE STARTING A POULTRY FARM! Totandika kulunda nkoko nga tomanyi bino 7!
Impact farming 256🇺🇬
0:00 / 0:00
🚨7 THINGS! YOU MUST KNOW BEFORE STARTING A POULTRY FARM! Totandika kulunda nkoko nga tomanyi bino 7!
682 просмотра · 2 месяца назад
Impact farming 256🇺🇬
509 подписчиков
682 просмотра · 2 месяца назад
🐔 Mu video eno ng’omusawo w’ebisolo (Veterinary Doctor), njogera ku bintu 7 ebisinga obukulu buli muntu ayagala okutandika oba alunda enkoko by’alina okubeera nabyo.
Bino sibiva mu bitabo byokka, wabula biva mu myaka gy’okukolera abalunzi, okulaba abawangula n’abo abafiirwa.
Tugenda kwogera ku:
✅ Obudde bw’okulondoola pulojekiti
✅ Ssente ezimala
✅ Ennyumba ennungi
✅ Okumanya enkuza y’enkoko
✅ Akatale
✅ Amazzi
✅ Abasuubuzi abalungi ab’obwesigwa ku baana b’enkoko n’emmere
Bw’oba oyagala okutandika poultry farming oba olina dda farm, video eno ejja kukuyamba nnyo okwewala ensobi eziviirako abantu bangi okufiirwa.
👍 Subscribe ku Impact Farming256 okumanya ebisingawo ku bulunzi bw’enkoko n’ebisolo ebirala.
#ImpactFarming256
#PoultryFarming
#Enkoko
#Layers
#Broilers
#UgandaFarming
#Luganda
#PoultryBusiness
#ChickenFarming
#FarmTips
#Agribusiness
#VeterinaryDoctor
#FarmSuccess
#Livestock
#Uganda