ZZAABU W’E MUBENDE: Minisita agamba abamusiba baweebwe ebitaasa obulamu bwabwe
Akawungeezi
0:00 / 0:00
ZZAABU W’E MUBENDE: Minisita agamba abamusiba baweebwe ebitaasa obulamu bwabwe
2 884 просмотра · 21 ч назад
Akawungeezi
819 тыс. подписчиков
2 884 просмотра · 21 ч назад
Minisita omubeezi akola ku nsonga z’abakozi Simon Mulongo awadde abaddukanya ebirombe bya Zaabu ebye Kitanda mu district eye Mubende ennaku asatu zokka okukakasa nga bebakozesa babawa ebiyinza okubakuuma nga bakola oba sikkyo ekirombe kino akiggale.Minisita okusitukiramu kiddiridde abakola mu kirombe kino okumulojjera okusomooza kwe basanga omuli obutaba na bikufiira bikatamu oba Helmet,enkampa oba glaves , kko n’obubikka ku mimwa oba Masks,ekibaleetedde endwadda enkambwe .Kati bano abagambye nti bwebesisigiriza wanaakomerawo ajja kuba mukambwe okukira ku mulundi guno.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda