Перейти к содержимому

Otafiire agamba nnamba za mmotoka eza digito tezisobola kulondoola bulungi mmotoka

Akawungeezi

0:00 / 0:00

Otafiire agamba nnamba za mmotoka eza digito tezisobola kulondoola bulungi mmotoka

20 799 просмотров · 1 день назад
Akawungeezi
819 тыс. подписчиков
20 799 просмотров · 1 день назад
Minisita Kahinda Otafiire, agamba digital number plates zisobola kuyamba okulondoola emmotoka entonotono oba mukyayise fleet management, ono ng’agamba nti n’enkola ya Uber esobola bulungi okulondoola emmotoka okusinga enkola gavumenti gye yasaawo eya ITMS nga agamba ya kibogwe. Otaffire okwogera bino abadde alabiseko mu kakiiko ka Palamenti akalondoola ebizimbibwa ka Physical Infrastructural committee akanoonyerezza ku nsonga za Digital number plates mwasinzidde okutegeeza nti Digital number plates zino tezikola era nga tezirina mugaso. #NTVNews #Akawungeezi For more news, visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter:   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda