Перейти к содержимому

OKUTUMBULA EMMWANYI: Saleh agamba tutandise okukola ezitawulira kyeya

Akawungeezi

0:00 / 0:00

OKUTUMBULA EMMWANYI: Saleh agamba tutandise okukola ezitawulira kyeya

1 847 просмотров · 13 ч назад
Akawungeezi
819 тыс. подписчиков
1 847 просмотров · 13 ч назад
Gavumenti etandise okukola ebika byemwanyi bitaano ebisobola okugumira embeera y’ekyeeya,kiyambeko okutaasa abalimi ababade bayagga mu buddwe bw’omusana.Abakulu okuva ku tendekelo li National Coffee Research Institute batugambye nti batandise okugatta ebika by’emwanyi eby’enjawulo okujjamu ekika ekigumira embeera y’e kyeeya oluvanyuma zebanaagabira abalimi bonna mu ggwanga.Batugambye nti gavumenti ebawagidde n’obuwumbi amakumi asatu, okubayambako okuteeka kaweefube ono mu nkola. #NTVNews #Akawungeezi For more news, visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter:   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda