Перейти к содержимому

EBY’ETTAKA LY’E TEMANGALO: NSSF ezzeemu okukunyizibwa mu kakiiko ka COSASE

Akawungeezi

0:00 / 0:00

EBY’ETTAKA LY’E TEMANGALO: NSSF ezzeemu okukunyizibwa mu kakiiko ka COSASE

1 027 просмотров · 4 ч назад
Akawungeezi
824 тыс. подписчиков
1 027 просмотров · 4 ч назад
Abakulu abaddukanya ekittavu ky’abakoz ki NSSF, babuulidde akakiiko ka palamenti akalondoola emirimu gy'ebitongole bya gavumenti eby'enjawulo ka COSASE nti balina okukkaanya kwebatuuseeko n’omusuubuzi Amos Nzeyi, nga yakkirizza okubaddizza ettaka eriweeza yiika 55 zeyali yasigazza ku ttaka lye yaguza NSSF mu kitundu kye Temangalo ekisangibwa mu district ye Wakiso.Bino webijjidde nga waliwo ate Famire endala evuddeyo okutegeeza nga nayo bwerina obwanannyini ku ttaka lino erye Temangalo era nga beebaali baddukanya kkampuni ya Temangalo Tea Estate, wabuala nga kati bawangaalira mu ggwanga lya Canada. Bino bibadde mu kakiiko. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda