Перейти к содержимому

OBUBBI BW’EMMWANYI: E Bulambuli abalimi basula batunula okusobola okuzikuuma

Akawungeezi

0:00 / 0:00

OBUBBI BW’EMMWANYI: E Bulambuli abalimi basula batunula okusobola okuzikuuma

1 410 просмотров · 14 часов назад
Akawungeezi
812 тыс. подписчиков
1 410 просмотров · 14 часов назад
Abalimi b’emwaanyi mu bitundu bya Bulambuli batugambye nti basula batudde nga kino kiddiridde ababbi baazo okubaggulako olutalo. Bagamba buli lunaku bafunayo abantu abasukka mu munaana nga   babbiddwako emmwanyi zaabwe okuva mu nnimiro zzabwe. Batubuulidde nti okumanya ababbi bano bonoonyi, awamu emiti basooka kugitema ne balyoka banogako emmwaanyi. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda