Omuhikirwa ayimirizza eby’okubikira orukurato lwa Tooro, eby'okwerinda binywezeddwa
Akawungeezi
0:00 / 0:00
Omuhikirwa ayimirizza eby’okubikira orukurato lwa Tooro, eby'okwerinda binywezeddwa
14 536 просмотров · 6 часов назад
Akawungeezi
812 тыс. подписчиков
14 536 просмотров · 6 часов назад
Wabaddewo obunkenke mu Bukama bwa Tooro mu Kibuga Fort Portal ab’ebyokwerinda bwe bayiiriddwa okuyimiriza abakiise mu lukiiko lw’obukama ababade bayitiddwa okutuula enkya ya leero mu lukiiko olw’amangu luyite Olukurato. Tukitegedde nti Abakiise bano baabade bayitiddwa Omusuuga okubabikira okufa kw’omukama mu butongole,kyokka waliwo ebbaluwa ewerezeddwa okuva ew’Omuhikirwa oba Katikkiro wa Tooro nga eyimiriza enteekateeka zonna. Ekikolwa kino kisunguwazza nnyo Omusuuga ne banne.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda