Перейти к содержимому

Abaddukanya eddwaliro lye Iganga beekubidde enduulu ku ky’amasannyalaze agavavaako

Akawungeezi

0:00 / 0:00

Abaddukanya eddwaliro lye Iganga beekubidde enduulu ku ky’amasannyalaze agavavaako

2 491 просмотр · 1 дн. назад
Akawungeezi
812 тыс. подписчиков
2 491 просмотр · 1 дн. назад
N’okutuuka olwaleero, amalwaliro agali mu mbeera mbi kyekimu ku bikyasomooza gavumenti eno eriko kwesingana nga mangi okwetolola eggwanga gakyatawanyizibwa ebizibu ng’ekibululu kyamasanyalaze, ebbula lyamazzi,ebbula ly’eddagala, Omuwendo gw’abasawo omutono, ebbula ly’ebikozesebwa saako n’ebirala. Mu ddwaliro ekkulu e Iganga, ekibululu ky’amasanyalaze kikalubizza emiri ku ddwaliro ekirese abasawo n’abalwadde nga bemagaza. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda