Muwanga Kivumbi agamba waakusigala ku mulamwa gwa NUP
Akawungeezi
0:00 / 0:00
Muwanga Kivumbi agamba waakusigala ku mulamwa gwa NUP
18 025 просмотров · 3 дня назад
Akawungeezi
818 тыс. подписчиков
18 025 просмотров · 3 дня назад
Amyuka pulezidenti w’ekibiina ki National Unity Platform mu Buganda era eyali omubaka wa Butambala Muhammad Muwanga Kivumbi alombooze by'ayiisemu mu busibe oluvanyuma lw'ebbanga lya myezi munaana gyamazze mu mbuzzi ekogga. Kivumbi agamba nti mu kutuligunyizibwa kw'ayiseemu mubaddemu n'okumuligitanga emigoba nte buli lunaku. Kyokka nti si waakuva ku mulamwa yadde okusirika kw'ebyo ebigenda mu maaso mu ggwanga.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda