Amasomero agarina ebifo aw’okukolera ebigezo nga gatuuzizza abayizi gaanukudde UNEB
Akawungeezi
0:00 / 0:00
Amasomero agarina ebifo aw’okukolera ebigezo nga gatuuzizza abayizi gaanukudde UNEB
1 801 просмотр · 7 часов назад
Akawungeezi
819 тыс. подписчиков
1 801 просмотр · 7 часов назад
Abaddukanya agamu ku masomero agaafulumidde ku lukakala lw'ekitongole ky'ebigezo ki UNEB nti galina CENTER NUMBER kyokka nga tegatuulizzaawo bayizi mwaka guno, bavuddeyo okwemulugunya nga bagamba nti balangibwa bwemage.Essomero lya Mamtaz SS erisangibwa mu division ye Kawempe lyerimu ku masomero agali ku lukalala luno kyokka nga tusanze abayizi ba siniya eyokuna bakola bigezo byabwe.Abatwala essomero lino baagala UNEB etereeze ensobi gye yakoze kubanga eyinza okubafiiriza abayizi.Tutuuseeko ne mu masomero amalala agaalabikidde ku lukalala luno era Omusasi waffe kakulambululire byazudde.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news, visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter: / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda