Omumerika alumiriza Besigye aleese obutambi obwakwatibwa mu Greece
Akawungeezi
0:00 / 0:00
Omumerika alumiriza Besigye aleese obutambi obwakwatibwa mu Greece
16 700 просмотров · 7 часов назад
Akawungeezi
812 тыс. подписчиков
16 700 просмотров · 7 часов назад
Oludda oluwaabi mu musango gw’okulya mu nsi olukwe oguvunaanibwa Dr. Kizza Besigye, luleetedde kkooti akatambi akalaga nga Besigye yeewunya engeri ab’ebyokwerinda gye baagwa mu buwufu bw’abantu 36, abaakwatibwa ne bakomezebwawo kuno okuva e Kisumu mu Kenya, gye bagambibwa okuba nti baali bagenze kutendekebwa mu bikolwa eby’obutujju. Yye Andrew Wilson omujulizi omukulu mu musango guno, awadde kkooti ensonga eziwerako, z’agamba nti zaamulaga nti Besigye ssi mugezi kimala kuluka lukwe olusobola kumaamulako gavumenti.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda