OKUKABASANYA ABAKOZI KU MIRIMU:Kalisooliso waakutandika okunoonyereza ku bakozesa
Akawungeezi
0:00 / 0:00
OKUKABASANYA ABAKOZI KU MIRIMU:Kalisooliso waakutandika okunoonyereza ku bakozesa
1 930 просмотров · 1 дн. назад
Akawungeezi
825 тыс. подписчиков
1 930 просмотров · 1 дн. назад
Abakulu mu Wofiisi ya kaliisoliiso wa government batubuulidde nti baakutandika okunonyereza ku misango egyekuusa ku kukabasannya abasajja n’abakyala mu bifo gyebakolera naddala mu kaseera ak’okusaba emirimu ,okukuzibwa kko n’ebirara.Batugambye nti baludde nga essira balitadde nnyo ku nguzi etambulira ku nsimbi, kyoka nga waliwo nabasaba abasajja nabakyala ababoozi nga tebanabawa mirimu, oba okubakuza ekimenyera ddala amateeka.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda