Abaddukanya GROW baleeta ssente endala, ssi zaakwewola
Akawungeezi
0:00 / 0:00
Abaddukanya GROW baleeta ssente endala, ssi zaakwewola
948 просмотров · 11 часов назад
Akawungeezi
819 тыс. подписчиков
948 просмотров · 11 часов назад
Gavumenti eri mu nteekateeka y'okutungoza ensimbi endala z'okukulaakulanya abakyala abalina bizineesi ze bakola. Tukitegedde nti ensimbi zino ziri eyo mu buwumbi 74 n'ekitundu era nga zino sizaakuwalo .Abakyala abali mu bizineesi ezenjawulo omuli ezikwata ku byobulimi, tekinologiya, okuyiiya, eby’obuzimbi n'ebirala basobola okwewandiisa okufuna ensimbi zino .Kati Olwaleero minisita w'ekikula ky'abantu Lt. Gen. Henry Tumukunde asisinkanye abakulembeze ba Gavumenti ez'ebitundu okubategeeza ku byensimbi zino basobole okulambika abakyala mu bitundu byabwe okuzettanira .
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda